Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo

dc.creatorEkesa, Beatrice
dc.creatorNabuuma, Deborah
dc.creatorNamukose, Samalie
dc.creatorUpenytho, George
dc.date2019
dc.date2020-02-21T09:42:52Z
dc.date2020-02-21T09:42:52Z
dc.date.accessioned2026-06-27T13:47:44Z
dc.descriptionEkitabo kino ku kukyusa embeera ez’enjawulo kyateekebwateekebwa nga kyesigamye ku musingi gw’ebibala ebisuubirwa okuva mu kussa mu nkola ebyalambikibwa mu kiwandiiko ekyoleka ensonga z’enteekateeka y’okukyusa embeera y’amaka mu bujjuvu. Ekitabo kino kyeyambisibwa okukwanaganya ensonga ez’enjawulo okutuuka ku kiruubirirwa eky’awamu. Kirimu emiramwa gy’ennyingo enkulu nnya, nga bwe zimenyeddwa wammanga:1. Ebikolebwa okutumbula omutindo gw’endya n’ebyendiisa omulungi ssaako ebyobulimi n’obulunzi awaka 2. Ebikulu ebigobererwa mu ndya n’endiisa esaanidde awaka3. Ennyingiza y’amaka bw’eyamba mu kunyweza obungi bw’emmere ssaako endya n’endiisa esaanidde 4. Obungi bw’emmere emala obulungi awaka n’okukuuma obuyonjoN’olwekyo, wansi wa buli nnyingo waliwo obubaka omuli ebikolebwa n’enneeyisa eri abantu abasinga okubivunaanyizibwako nga be balina okubikola obutereevu olwo ne bigobererwa ensonga enkulu n’ebikoleka amangu.Omusomesa alina okunokolayo emiganyulo egiva mu kussa mu nkola ensonga enkulu ezirambikiddwa ssaako emiganyulo gy’ebyo ebikoleka amangu eri abantu ababivunaanyizibwako (abalina okubikola). Kino kijja kuyamba okubazzaamu amaanyi okulaba nga babikola mu kwagala awatali kukakibwa.
dc.formatapplication/pdf
dc.identifierhttps://hdl.handle.net/10568/107213
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/123456789/65955
dc.languagelg
dc.relationhttps://hdl.handle.net/10568/107212
dc.rightsOpen Access
dc.sourceEkesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo. 32 p.
dc.subjectnutrition education
dc.subjectdiet
dc.subjectcommunication
dc.subjectsocial behaviour
dc.titleOkukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo
dc.titleBehavior modification: a comprehensive guide to modifying a variety of situations
dc.typeManual

Archivos